Fr. Muvunyi a born of Kiziba Parish, has been serving as a teacher at Uganda Martyrs National seminary, Alokolum Ggulu, but he had got health challenges, and for a while he has been at Archbishop’s residence while being monitored and treated. We pray that the Almighty and Merciful God may grant him eternal rest.
Burial arrangements will be communicated very soon.
Fr. Pius Male Ssentumbwe
CHANCELLOR
OKUBIKA
Ssaabasumba w’Essaza ekkulu erya Kampala, His Grace Paul Ssemogerere, n’ennaku nnyingi abika Omusaserdooti we, Rev. Fr. Viatory Muvunyi eyavudde mu bulamu bw’Ensi. Fr. Muvunyi azaalibwa mu Kiziba parish era abadde aweerereza mu Uganda Martyrs National Seminary Alokolum Ggulu, naye abadde yatawanyizibwa mu bulamu bwe, era abadde abeera mu nju ya Ssaabasumba nga bwajanjabibwa n’okumwetegereza. Omugenzi Omukama amuwe ekiwummulo eky’emirembe.
Entekateeka z’okuziika zijja kututegeezebwa amangu ddala.
Fr. Pius Male Ssentumbwe
CHANCELLOR

